Amatikkira – Coronation

0
Share this article

AMATIKKIRA ( CORONATION ANNIVERSARY )
Today- 29th July, 2023*

Tuyozayozza
Bbaffe, Beene, Bukaajumbe, Cuucu, Empologoma, Ffumulizannyiramubwengula, Jjinja eriyasa olwaazi, Kabaka, Kabwejungira, Kalalankoma, Kalemakansinjo, Kaamulali, Kigerekyambogo, Kisiikirize kya Katonda, Kitaffe, Kiryosserulanda, Kiwamirembe, Liisolyampungu, Lukeberwabangi, Lukomannantawetwa, Lumaama, Luwangula, Maasomoogi, Magulunnyondo, Makula ga Buganda, Mpalabwa,
Mwana wa Mutesa,
Mufumbyagganda, Mulyazzaawo, Bemba Musota, Mutaddibwamu, Mutenzaggulu, Muzaawula, Muzzaŋanda, Muzzaŋoma, Mwennyango, Nnamunswa, Nnannyininsi, Nnantakubwabwami, Nnantakubwamugongo, Nnantawuuna, Nnantayanukulwa, Nnantasibwamuge, Nnantasongwamulunwe, Nnantatunulwamukamwa,
Nntabipii,ngibwa Nnantazibirwakkubo, Nnanteetooloolwa,
Nntalinyamukatebee
Nnyanjatemanyiirwa, Nnyinimu, Nnyondo ekussa obuzito, Omulwanyammuli, Omutanda, Omuteregga, Omuti Ogubala Ensimbi N’Ebikomo, Ssaabasajja, Ssaabakomazi, Ssaabalangira, Ssaabalongo, Ssabataka, Ssaabawanguzi, Ssalambwa, Ssanyu lyabuganda, Ssebintu, Ssebugulubwannyomo, Ssebunnya, Ssebuufu bwa Ngo, Sseggwanga, Ssekalibakango, Ssekkesa, Sserwatikalwattaka, Ssemanda, Ssemunywa, Sseddugge……………….Esanyu Ssesuubi rya Buganda…..,Ronald Fredrick Kimera Muwenda Mutebi II. Ku matiikira ( Coronation anniversary ) ge aga 30 nga 29th July,2023.

About Author

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *